Job 38:8-11

8 aani eyasiba enzigi n’aggalira ennyanja,
bwe yava mu lubuto lwayo?

9“Bwe nakolera ebire ekyambalo kyabyo,
ne mbisibira mu kizikiza ekikwafu,
10 bbwe n’abiteekerawo we bikoma
ne mbiteerako emitayimbwa n’enzigi,
11 cbwe nagamba nti, Wano we mutuuse we munaakoma temujja kweyongerayo,
era wano amayengo gammwe ag’amalala we ganaakoma?
Copyright information for LugEEEE